- 56 -

Imaamu Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni

16—Rajab— 1444 AH
07— February —2023 AD
09:28 AM
(Okusinziira ku ssaawa entongole eza [Mecca] mama wa tawuni zzonna)

__________________

Eri ba Seismologists (abakugu abalondoola okukankana kw'ensi okuleetebwa ebibambulira ebiggwa'tebilaze) abaliimba

Mu'linnya lya Allah ow'ekisa asingayo, omusaasizi asingayo. Leka essaala ya Allaah ey'okusonyiyibwa n'emirembe gibeere, paka kulunaku lw'okulamula, ku bayita bonna eri okusiinza Allaah Yekka nga tewari bakiyambi kubamugattika na'YE. Abo abakowoola abantu nga bakozesa entangaaza okuva ew'omulezzi waabwe okuva mu ba'nnabbi, ba'Imaamu b'ebitabo ebitukuvu, na buli'yenna eyabagobelera okuva mu baasooka naabaddako mu'mileembe, ne'mubakku'ngaanila waggulu. Buli'yenna akoowoola Allaah Yekka era naasiinza YE Yekka ewatari banne bali na'YE, awonyezeddwa okuva ku mu'kiro era ajja kukkirizibwa okuyingira mu'ggulu. Mazima, obulamu bw'ensi eno tebuli okujjako ekisanyusa mu'ngeri y'okubuzaabuza.

Allaah owawaggulu asingayo Yagamba
:
(وَقَالَ رَبُّكُمُ ٱدۡعُونِیۤ أَسۡتَجِبۡ لَكُمۡۚ إِنَّ ٱلَّذِینَ یَسۡتَكۡبِرُونَ عَنۡ عِبَادَتِی سَیَدۡخُلُونَ جَهَنَّمَ دَاخِرِینَ ۝ ٱللَّهُ ٱلَّذِی جَعَلَ لَكُمُ ٱلَّیۡلَ لِتَسۡكُنُوا۟ فِیهِ وَٱلنَّهَارَ مُبۡصِرًاۚ إِنَّ ٱللَّهَ لَذُو فَضۡلٍ عَلَى ٱلنَّاسِ وَلَـٰكِنَّ أَكۡثَرَ ٱلنَّاسِ لَا یَشۡكُرُونَ ۝ ذَ ٰ⁠لِكُمُ ٱللَّهُ رَبُّكُمۡ خَـٰلِقُ كُلِّ شَیۡءࣲ لَّاۤ إِلَـٰهَ إِلَّا هُوَۖ فَأَنَّىٰ تُؤۡفَكُونَ ۝ كَذَ ٰ⁠لِكَ یُؤۡفَكُ ٱلَّذِینَ كَانُوا۟ بِـَٔایَـٰتِ ٱللَّهِ یَجۡحَدُونَ ۝ ٱللَّهُ ٱلَّذِی جَعَلَ لَكُمُ ٱلۡأَرۡضَ قَرَارࣰا وَٱلسَّمَاۤءَ بِنَاۤءࣰ وَصَوَّرَكُمۡ فَأَحۡسَنَ صُوَرَكُمۡ وَرَزَقَكُم مِّنَ ٱلطَّیِّبَـٰتِۚ ذَ ٰ⁠لِكُمُ ٱللَّهُ رَبُّكُمۡۖ فَتَبَارَكَ ٱللَّهُ رَبُّ ٱلۡعَـٰلَمِینَ ۝ هُوَ ٱلۡحَیُّ لَاۤ إِلَـٰهَ إِلَّا هُوَ فَٱدۡعُوهُ مُخۡلِصِینَ لَهُ ٱلدِّینَۗ ٱلۡحَمۡدُ لِلَّهِ رَبِّ ٱلۡعَـٰلَمِینَ ۝ ۞ قُلۡ إِنِّی نُهِیتُ أَنۡ أَعۡبُدَ ٱلَّذِینَ تَدۡعُونَ مِن دُونِ ٱللَّهِ لَمَّا جَاۤءَنِیَ ٱلۡبَیِّنَـٰتُ مِن رَّبِّی وَأُمِرۡتُ أَنۡ أُسۡلِمَ لِرَبِّ ٱلۡعَـٰلَمِینَ)

صدق الله العظيم
[سورة غافر 60 - 66]
Ghafir —Chapter: 40 —Verses: 60-66

Ya Allaah, nze nkusaba nga nkakasa nekya'ddala nti tewari katonda (mulala) okujjako GWE, era nga nkakasa n'ekisa KYO ekyo GWE kye'weekakasaako GWE'mwennyini, era nga nkakasa n'obunene bw'essanyu LYO muli osonyiwe era osseeko ekisa KYO eri abo bonna abaa'fudde okuva ku zi'musisi mu Turkey ne Syria n'amawanga gonna aga'abasilaamu, wamu na'abasilaamu bonna na'abaabula mu'nsi. Ya Allaah, balun'gamye basabe ekisa KYO ekyo GWE kyeweekakasizzaako mu bulamu'bwensi nemu bwa nga tuvudde'wano (Hereafter). Mazima, ekisuubizo KYO kya'mazima era YEGWE ow'amazima asingayo mu'bonna. Ya Allaah, nze nnina (ndi) obujulizi ku'GWE nti GWE to'nnaba ku'ggalawo mulyango gw'essaala z'abaweereza BO abajjumbizi oba nga balamu oba (nga) baffu. Mazima, GWE asobola ku buli'kimu n'okutuukiliza kw'ekisuubizo Kyo eky'amazima mu kitabo ekisalawo. Nga nkikakasa n'ekigambo Kya Allah owawaggulu asingayo:
(وَقَالَ رَبُّكُمُ ٱدۡعُونِیۤ أَسۡتَجِبۡ لَكُمۡۚ إِنَّ ٱلَّذِینَ یَسۡتَكۡبِرُونَ عَنۡ عِبَادَتِی سَیَدۡخُلُونَ جَهَنَّمَ دَاخِرِینَ)

Ghafir— Chapter: 40— Verse:60

Era, nga kikwatagana n’ekisuubizo Kyo ekituufu mu Bigambo Byo ebituufu:
(وَإِذَا سَأَلَكَ عِبَادِی عَنِّی فَإِنِّی قَرِیبٌۖ أُجِیبُ دَعۡوَةَ ٱلدَّاعِ إِذَا دَعَانِۖ فَلۡیَسۡتَجِیبُوا۟ لِی وَلۡیُؤۡمِنُوا۟ بِی لَعَلَّهُمۡ یَرۡشُدُونَ)

صدق الله العظيم
[سورة البقرة 186]
al-Baqara —Chapter: 2 —Verse: 186

Abange mwe abakutula'kutula mu basiraamu, temukyuusa basiraamu okuva ku'kudda eri Allaah n’okumusaba kubanga mugoberera sayansi (gwe'bayita) alabwa ow'abantu abakola bwe batyo tebakkiririza mu Allaah, Omulezzi w’ensi zonna. Abo bee'basinza Obutonde, ng’abakyaamu era abaliimba ba'Seismologists (abakugu abalondoola okukankana kw'ensi [naddala] mu'biseera bya Musisi) abatakkiririza mu kubaayo kwa Allaah, Omulezzi w’Ensi zonna. Okusinziira kw'ekyo, bbo bawoza nti (bayina) okumanya kwonna okuzingiramu ne zi'ssaayansi za zi'musisi, leka bbo bakakase obutuufu bwaabwe nga balabula ebibuga ne zi'tawuni nga bukyali, ne bweeba eddakiika emu nga musisi tannaba kubeerewo, bwe'batyo bbo bafulume mu maka gaabwe. Naye nno, bwemutakikola - era mwe temulibeera na kusobola (okukikola) - awo mutye Allaah, Omulezzi w’ensi zonna.
Abange abasiraamu mukkirize Ebigambo bya Allaah mu Ayati entangaavu eza Qur’an Ennene:

{يَا أَيُّهَا النَّاسُ اتَّقُوا رَبَّكُمْ ۚ إِنَّ زَلْزَلَةَ السَّاعَةِ شَيْءٌ عَظِيمٌ ‎﴿١﴾‏ يَوْمَ تَرَوْنَهَا تَذْهَلُ كُلُّ مُرْضِعَةٍ عَمَّا أَرْضَعَتْ وَتَضَعُ كُلُّ ذَاتِ حَمْلٍ حَمْلَهَا وَتَرَى النَّاسَ سُكَارَىٰ وَمَا هُم بِسُكَارَىٰ وَلَٰكِنَّ عَذَابَ اللَّهِ شَدِيدٌ ‎﴿٢﴾‏ وَمِنَ النَّاسِ مَن يُجَادِلُ فِي اللَّهِ بِغَيْرِ عِلْمٍ وَيَتَّبِعُ كُلَّ شَيْطَانٍ مَّرِيدٍ ‎﴿٣﴾‏ كُتِبَ عَلَيْهِ أَنَّهُ مَن تَوَلَّاهُ فَأَنَّهُ يُضِلُّهُ وَيَهْدِيهِ إِلَىٰ عَذَابِ السَّعِيرِ ‎﴿٤﴾}

صدق الله العظيم [سورة الحج]
al-Hajj —Chapter:22 —Verses: 1-4
Era mumanye n’okumanya okukakafu nti Allaah Y'Alagila ensi okukankana wonna w’ayagala okumpi n’amaka gammwe, oba okubakyunya ne zi'ssunami (okubooga kw'ennyanja). Kale mutye Allaah era musiinze YE yekka nga tayina banne era temukoowoola kintu kilala kyonna okujjako YE. Temuleetela abo abatumbula ekiliimbo kya “ekitundu (zone) Kya Seismic” kubakyuusa okuva ku kusaba Allaah. Era okukkiriza obulimba bwabwe kyongera bubuze kw’abo abakkiririza mu “Seismic Zones”, olw’okuba n’okukkiriza mu'ndowooza ey’obulimba. Laba era labila'ddala! Kilabika'nga Ensi ekankana buli lw’eyagala so si ku kiragiro kya Allaah, Omugulumivu ye Allaah Omukulu!! Newankubadde nga Allaah Omuyinza wa'byonna yaziyiza ensi okuva ku musisi mu sayansi wa obutonde bw'ensi obulabwa (Physical Geology), kale yakola ensozi ng’ebikondo (okuva mu'mitima) gw’ensi okuginyweza mu bya ssaayansi mu Sayansi wa Cosmophyizikisi (sayansi akwaata ku zi'sengendo), nga kikwatagana n’ekigambo kya Allaah Ayimusiddwa:
{وَأَلْقَىٰ فِي الْأَرْضِ رَوَاسِيَ أَن تَمِيدَ بِكُمْ وَأَنْهَارًا وَسُبُلًا لَّعَلَّكُمْ تَهْتَدُونَ ‎﴿١٥﴾‏}

صدق الله العظيم [سورة النحل]
an-Nahl —Chapter:16 —Verse:15

Naye bwe kiba nga kusalawo kwa Allah okubonereza abantu, tekiyinza na'akamu yadde kuwugulwa, era ebikondo by’Ensi tebijja kubakuuma okuva ku zi'musisi

Abange abaddu ba Allaah, mwewale (okuva ku) okwogera “Seismic Zones” era temwewulira kubeera (nga) abawonye okuva ku nteekateeka ya Allaah
, nga kikwatagana n’ekigambo kya Allaah Ayimusiddwa:
{وَكَم مِّن قَرْيَةٍ أَهْلَكْنَاهَا فَجَاءَهَا بَأْسُنَا بَيَاتًا أَوْ هُمْ قَائِلُونَ ‎﴿٤﴾‏ فَمَا كَانَ دَعْوَاهُمْ إِذْ جَاءَهُم بَأْسُنَا إِلَّا أَن قَالُوا إِنَّا كُنَّا ظَالِمِينَ ‎﴿٥﴾‏ فَلَنَسْأَلَنَّ الَّذِينَ أُرْسِلَ إِلَيْهِمْ وَلَنَسْأَلَنَّ الْمُرْسَلِينَ ‎﴿٦﴾‏ فَلَنَقُصَّنَّ عَلَيْهِم بِعِلْمٍ ۖ وَمَا كُنَّا غَائِبِينَ ‎﴿٧﴾‏}
صدق الله العظيم
[سورة الأعراف].
AL-AARAF —CHAPTER:7— VERSES: 4-7
Nze ndayira ne Allaah, Tewali yandiwulidde nga awonye okuva ku nteekateeka za Allah okuggyako abatali'benkanya abaasikila ensi oluvannyuma lw’amawanga agaasooka era Allaah A'balaze bye Yakola abatakkiriza abaasooka, nga kikwatagana n’ekigambo kya Allaah Ayimusiddwa:
{وَلَوْ أَنَّ أَهْلَ الْقُرَىٰ آمَنُوا وَاتَّقَوْا لَفَتَحْنَا عَلَيْهِم بَرَكَاتٍ مِّنَ السَّمَاءِ وَالْأَرْضِ وَلَٰكِن كَذَّبُوا فَأَخَذْنَاهُم بِمَا كَانُوا يَكْسِبُونَ ‎﴿٩٦﴾‏ أَفَأَمِنَ أَهْلُ الْقُرَىٰ أَن يَأْتِيَهُم بَأْسُنَا بَيَاتًا وَهُمْ نَائِمُونَ ‎﴿٩٧﴾‏ أَوَأَمِنَ أَهْلُ الْقُرَىٰ أَن يَأْتِيَهُم بَأْسُنَا ضُحًى وَهُمْ يَلْعَبُونَ ‎﴿٩٨﴾‏ أَفَأَمِنُوا مَكْرَ اللَّهِ ۚ فَلَا يَأْمَنُ مَكْرَ اللَّهِ إِلَّا الْقَوْمُ الْخَاسِرُونَ ‎﴿٩٩﴾‏ أَوَلَمْ يَهْدِ لِلَّذِينَ يَرِثُونَ الْأَرْضَ مِن بَعْدِ أَهْلِهَا أَن لَّوْ نَشَاءُ أَصَبْنَاهُم بِذُنُوبِهِمْ ۚ وَنَطْبَعُ عَلَىٰ قُلُوبِهِمْ فَهُمْ لَا يَسْمَعُونَ ‎﴿١٠٠﴾‏ تِلْكَ الْقُرَىٰ نَقُصُّ عَلَيْكَ مِنْ أَنبَائِهَا ۚ وَلَقَدْ جَاءَتْهُمْ رُسُلُهُم بِالْبَيِّنَاتِ فَمَا كَانُوا لِيُؤْمِنُوا بِمَا كَذَّبُوا مِن قَبْلُ ۚ كَذَٰلِكَ يَطْبَعُ اللَّهُ عَلَىٰ قُلُوبِ الْكَافِرِينَ ‎﴿١٠١﴾‏ وَمَا وَجَدْنَا لِأَكْثَرِهِم مِّنْ عَهْدٍ ۖ وَإِن وَجَدْنَا أَكْثَرَهُمْ لَفَاسِقِينَ ‎﴿١٠٢﴾‏}

صدق الله العظيم [سورة الأعراف].
AL-AARAF —CHAPTER:7— VERSES:96-102
Naye abakutula'kutula (secularists), abalabe ba Allaah wamu n’oyo yenna abakkiriza, balimba abantu nti bino ebibaawo bikolwa by'omubutonde (oba byomubwengula) ebya'bulijjo ebigwaawo ebiseera n'ebiseera, era tebirina kakwate na kukyuka kuva ku kusinza Allaah yekka nga talina banne bali na'YE. Nedda, ow'amazima ye Allaah era abalimba bebo abaziyiza abantu okuva ku'kusinza Allaah yekka ewatari banne bali na'YE, nga kikwatagana n’ekigambo kya Allaah Ayimusiddwa:

{كَذَّبَ الَّذِينَ مِن قَبْلِهِمْ فَأَتَاهُمُ الْعَذَابُ مِنْ حَيْثُ لَا يَشْعُرُونَ ‎﴿٢٥﴾}

[سورة الزمر]
Az-Zumar —Chapter: 39—Verse: 25

Era Allaah Ayimusiddwa Yagamba:
{أَفَأَمِنَ الَّذِينَ مَكَرُوا السَّيِّئَاتِ أَن يَخْسِفَ اللَّهُ بِهِمُ الْأَرْضَ أَوْ يَأْتِيَهُمُ الْعَذَابُ مِنْ حَيْثُ لَا يَشْعُرُونَ ‎﴿٤٥﴾‏ أَوْ يَأْخُذَهُمْ فِي تَقَلُّبِهِمْ فَمَا هُم بِمُعْجِزِينَ ‎﴿٤٦﴾‏ أَوْ يَأْخُذَهُمْ عَلَىٰ تَخَوُّفٍ فَإِنَّ رَبَّكُمْ لَرَءُوفٌ رَّحِيمٌ ‎﴿٤٧﴾‏ أَوَلَمْ يَرَوْا إِلَىٰ مَا خَلَقَ اللَّهُ مِن شَيْءٍ يَتَفَيَّأُ ظِلَالُهُ عَنِ الْيَمِينِ وَالشَّمَائِلِ سُجَّدًا لِّلَّهِ وَهُمْ دَاخِرُونَ ‎﴿٤٨﴾ ‏وَلِلَّهِ يَسْجُدُ مَا فِي السَّمَاوَاتِ وَمَا فِي الْأَرْضِ مِن دَابَّةٍ وَالْمَلَائِكَةُ وَهُمْ لَا يَسْتَكْبِرُونَ ‎﴿٤٩﴾‏ يَخَافُونَ رَبَّهُم مِّن فَوْقِهِمْ وَيَفْعَلُونَ مَا يُؤْمَرُونَ ۩ ‎﴿٥٠﴾‏ ۞ وَقَالَ اللَّهُ لَا تَتَّخِذُوا إِلَٰهَيْنِ اثْنَيْنِ ۖ إِنَّمَا هُوَ إِلَٰهٌ وَاحِدٌ ۖ فَإِيَّايَ فَارْهَبُونِ ‎﴿٥١﴾‏ وَلَهُ مَا فِي السَّمَاوَاتِ وَالْأَرْضِ وَلَهُ الدِّينُ وَاصِبًا ۚ أَفَغَيْرَ اللَّهِ تَتَّقُونَ ‎﴿٥٢﴾‏ وَمَا بِكُم مِّن نِّعْمَةٍ فَمِنَ اللَّهِ ۖ ثُمَّ إِذَا مَسَّكُمُ الضُّرُّ فَإِلَيْهِ تَجْأَرُونَ ‎﴿٥٣﴾‏ ثُمَّ إِذَا كَشَفَ الضُّرَّ عَنكُمْ إِذَا فَرِيقٌ مِّنكُم بِرَبِّهِمْ يُشْرِكُونَ ‎﴿٥٤﴾‏}

[سورة النحل]
an-Nahl —Chapter:16 —Verse:45-54

Oyo'yenna agaana nti zi'musisi eziyonoona bibonyoo'bonyo okuva ewa Allaah, aba afunye obusungu bwa Allaah era (aba) akyuusizza abantu okuva ku kugoberera ekkubo eggolokofu elya Allaah era (aba) takkiriza bigambo bya Allaah Owawaggulu Asingayo:
{قَدْ مَكَرَ الَّذِينَ مِن قَبْلِهِمْ فَأَتَى اللَّهُ بُنْيَانَهُم مِّنَ الْقَوَاعِدِ فَخَرَّ عَلَيْهِمُ السَّقْفُ مِن فَوْقِهِمْ وَأَتَاهُمُ الْعَذَابُ مِنْ حَيْثُ لَا يَشْعُرُونَ ‎﴿٢٦﴾‏}

صدق الله العظيم [سورة النحل].
an-Nahl —Chapter:16 —Verse:26
Abasiraamu n’abantu bonna okutwaaliza'awamu, kimala (kyemu'kkirizzaako) okukkiriza abakutula'kutula abegaana okubeerawo kwa Allaah oba abashiriku. Era kuukuno okulabula okusembayo kumu eri amawanga gonna ag’ensi, kimala (kyemukozeeko) okukyuusa (okukuba) omugongo (okuva) ku Allaah okujjako Ye asaanyeewo oyo'yenna gw’aba ayagadde okuva mu'mmwe ,era temuri'saanga muyaambi oba omukuumi omulala okuggyako Ye. Temumanyi ku nzikiriza y’abo abeegaana okubeerawo kwa Allaah, abo abasiinza obwengula n’ensi okuggyako Allaah? Abo abasiinza obutonde, ekibonerezo kya Allaah bakiyita “Obusungu bw’Obutonde” era bbo mu kifo ky’okukkiriza nti busungu bwa Allaah ku'bbo bagamba nti: “olw’obusungu bw’obutonde” oba “ekibambulira ky'obutonde”. N’ekivaamu, abo abatakozesa ndowooza yaabwe babakoppa byebayogera ne bakkiririza nti bibambulira by’obutonde! Nga kiriinga Allaah ataliiyo, Ekitiibwa kibeere ki'KYE (Ayimusiddwa) waggulu w’ebyo bye bamugatta na'YE, era kiliinga YE atali mukwaasaganya ku'bwakabaka bwama'ggulu n’ensi, era nga bbo baliinga abeetonda bbo bennyini oba nga tebaatondebwa kintu kyonna . Ow'ekitiibwa (ky'obutuukirivu) era Ayimusiddwa waggulu ddala ye Allaah! Bwe kiba bwe'kityo, baleke bbo baddemu ebibuuzo bya Allaah eby'ekissaayansi eri bbo ebiraga nti waliwo omukozi ku buli kikolwa, nga bikwatagana n’ekigambo kya Allaah Ayimusiddwa:
{أَمْ خُلِقُوا مِنْ غَيْرِ شَيْءٍ أَمْ هُمُ الْخَالِقُونَ ‎﴿٣٥﴾‏ أَمْ خَلَقُوا السَّمَاوَاتِ وَالْأَرْضَ ۚ بَل لَّا يُوقِنُونَ ‎﴿٣٦﴾‏ أَمْ عِندَهُمْ خَزَائِنُ رَبِّكَ أَمْ هُمُ الْمُصَيْطِرُونَ ‎﴿٣٧﴾‏ أَمْ لَهُمْ سُلَّمٌ يَسْتَمِعُونَ فِيهِ ۖ فَلْيَأْتِ مُسْتَمِعُهُم بِسُلْطَانٍ مُّبِينٍ ‎﴿٣٨﴾‏ أَمْ لَهُ الْبَنَاتُ وَلَكُمُ الْبَنُونَ ‎﴿٣٩﴾‏ أَمْ تَسْأَلُهُمْ أَجْرًا فَهُم مِّن مَّغْرَمٍ مُّثْقَلُونَ ‎﴿٤٠﴾‏ أَمْ عِندَهُمُ الْغَيْبُ فَهُمْ يَكْتُبُونَ ‎﴿٤١﴾‏ أَمْ يُرِيدُونَ كَيْدًا ۖ فَالَّذِينَ كَفَرُوا هُمُ الْمَكِيدُونَ ‎﴿٤٢﴾‏ أَمْ لَهُمْ إِلَٰهٌ غَيْرُ اللَّهِ ۚ سُبْحَانَ اللَّهِ عَمَّا يُشْرِكُونَ ‎﴿٤٣﴾‏ وَإِن يَرَوْا كِسْفًا مِّنَ السَّمَاءِ سَاقِطًا يَقُولُوا سَحَابٌ مَّرْكُومٌ ‎﴿٤٤﴾‏فَذَرْهُمْ حَتَّىٰ يُلَاقُوا يَوْمَهُمُ الَّذِي فِيهِ يُصْعَقُونَ ‎﴿٤٥﴾‏ يَوْمَ لَا يُغْنِي عَنْهُمْ كَيْدُهُمْ شَيْئًا وَلَا هُمْ يُنصَرُونَ ‎﴿٤٦﴾‏ وَإِنَّ لِلَّذِينَ ظَلَمُوا عَذَابًا دُونَ ذَٰلِكَ وَلَٰكِنَّ أَكْثَرَهُمْ لَا يَعْلَمُونَ ‎﴿٤٧﴾‏}

صدق الله العظيم [سورة الطور].
At-Tûr —Chapter: 52 —Verses: 35-47
Leka mbabuuze kino: Richter eyazuula amayengo g’okuyuugumila kw’ettaka oluvannyuma lw’okubaawo, kyaali kya'mugaso eri mmwe? Kubanga teyasobola kubaleetera ssaayansi mw’oyinza okuyita okuzuula musisi nga tannabaawo kibasobozese oku'dduka mufulume amayumba gammwe. Mu ntegeela y’emu, Abakugu mu by'obutonde bw'ensi bonna tebajja kusobola kulagula eri mmwe ddi zi'musisi lwe’zinaabaawo, ne bwe banaaba batuuse ku mitendera emeka egy’okumanya okutuusa lwe (banafuna okumanya) okuzingiramu okumanya kwa Allaah, Ayimusiddwa. Amawulire mu Ayati entangaavu eza Qur’an gagamba nti Ensi bw’efuulibwa neekankana kiba kubanga Mukama wo yajileettedde (nga Ajilagidde), bwe batyo bandisobodde okumanya ebiri munda ya Allaah, Ayimusiddwa, okubasalirawo ekiseera kyennyini eky'okubeerawo kwa zi'musisi? Mwe mazima muli mu mwaka gwa zi'musisi ennyinji ezitali za'bulijjo olw’okusembela kwa seŋŋendo Saqar, era tujja kulinda okulaba oba ensi ekankana buli lw’eyagala oba nga lwokka Allaah lw'agilagidde yo (ekankane).
Abange abatakkiririza mu Katonda, mwe mazima mujja kumanya nti nze ndi w'amazima era nze mmanyi okuva ku Allaah mmwe bye'mutamanyi. Era mumanye n’okumanya okukakafu nti byonna ebibaawo ku bibambulira by’embeera y’obudde oba nga byo biyita mu mpewo, ennyanja, oba okuva wansi w’ebigere byammwe (okubumbulukuka kw’ettaka), oba zi'musisi oba enjatika oba okuseseetuka (okuleetebwa ebeela) z’ensozi (eziwanda omuliro), n’emitendera emirala egy’olutalo lwa Allaah olw’omu butonde bw'ensi n’abasirikale ba COVID, bikolera ku kilagiro kya Allaah bwebatyo bakole ebyo byebalagiddwa. Ayimusiddwa ye Allaah Omunene! ebisumuluzo byama'ggulu n’ensi bibye, era Ye mukwasaganya ku bwa'kabaka bwa buli kimu era YE asobola buli kimu
Abange abantu, ssaayansi alabwa owammwe abafudde abatakkiririza mu Katonda. Okunnyonnyola, mu kifo ky’okufumiitiriza ku bunene bwa Allaah eyatandikawo phyizikisi w'obutonde musobole okuwa Allaah omuwendo gwe ogumugwaanira ogwa'nnamaddala singa muli bantu ab'endowooza etegeera, ebyembi ne mumweewala (mubutafaayo). Era tujja kulinda tulabe oba amaanyi ga Allaah gasukka ebyo bye yateekawo mu phyizikisi w'obutonde. Ndayira ne Allaah, teyassa nsozi nga ebikondo ku kikuta ky’ensi mu ngeri y'ekibalo enyangu entuufu okuggyako okukuuma emibiri gy’ekikuta ky’ensi okuva ku zi'musisi zireme kubuukawo nammwe, nga kikwatagana n’ekigambo kya Allaah Ayimusiddwa:
{وَأَلْقَىٰ فِي الْأَرْضِ رَوَاسِيَ أَن تَمِيدَ بِكُمْ وَأَنْهَارًا وَسُبُلًا لَّعَلَّكُمْ تَهْتَدُونَ ‎﴿١٥﴾‏ وَعَلَامَاتٍ ۚ وَبِالنَّجْمِ هُمْ يَهْتَدُونَ ‎﴿١٦﴾‏ أَفَمَن يَخْلُقُ كَمَن لَّا يَخْلُقُ ۗ أَفَلَا تَذَكَّرُونَ ‎﴿١٧﴾‏ وَإِن تَعُدُّوا نِعْمَةَ اللَّهِ لَا تُحْصُوهَا ۗ إِنَّ اللَّهَ لَغَفُورٌ رَّحِيمٌ ‎﴿١٨﴾}

صدق الله العظيم [سورة النحل]
an-Nahl —Chapter:16 —Verse:15-18
Naye kino tekitegeeza nti ekikuta ky’Ensi kijja kukutaasa okuva ku kibonerezo kya Allaah bw’aba YE ayagala okukubonereza kuba tewari kijja kukiwugula okuva ku mmwe, era mumanye nti Allaah asobola buli kimu
Era manya n’okumanya okukakafu nti Seŋŋendo saqar mu kiseera kino eriko omuliro omuddugavu, (nga) gwanzikiza okusinga ekiro ekisinga ekizikiza, era ekyusa langi zaayo. Esemberedde Seŋŋendo Ensi era eri ku ludda lwayo (olw'ensi) olw’obugwanjuba. Yo enaatera okusituka ku Seŋŋendo Ensi okuva ku pole yomu'maserengeta. Ejja mubufunze era mubutuufu kuziba emitala gy'ensi egy'omumaserengeta, bw'enaasituka, okuva ewala mu maserengeta g'ebuggwanjuba mpaka mu maserengeta g'ebuvanjuba obw’ewala, era manya n’okumanya okakafu nti ebizibu by’olutalo lwa Allaah oluyita mu bbanga, ku lukalu, n’ennyanja olw’omwaka gwamme guno ogwa 2023 A.D tezigeraageranyizibwa ku bizibu by'olutalo lwe u olw'omwaka oguwedde, 2022 A.D.

Manya n’okumanya okakafu nti COVID nteekateeka nnywevu okuva ewa Allaah ey’okubonyaabonyezebwa okw’amaanyi erimu'kusaanyaawo China okumala akaseera olwo ejja kwonoona ensi. Era manya n’obukakafu nti okufa (okuva) ku'yyo kuli obukadde bitaano ku buli kawuumbi, nga ne Xi Jinping, pulezidenti wa China mw’omutwalidde. Ate era, manya n’okumanya okukakafu nti ekyusizza olukwe lwayo okufuuka esinga okubeera ey’akatyabaga n’okukaawa okusingayo era mwe temulijikuba (mu'ngeri y'okujiwangula/ y'okujikakkanya). Ekyo kili bwekityo (kisobozese) bannannyini kampuni za zi'vakisini abakuwa zi'vakisini (vaccines) baggweemu essuubi, abo ababaleetela okulwawo okukyuuka okudda eri Allaah n’okwegayirira YE. Era manya n’okumanya okakafu nti munda-muli mu kiwandiiko, nze nakiwandiika nga Ramadhan 26, 1441 AH, mu'kkyo (mwemuli) okuwonya ekirwadde kya COVID ekikuba emitima (ejiri) mu bifuba


Abange abantu b’eChina, mutye Allaah, Omulezzi w’ensi zonna, era musinze Ye yekka atalina munne. Tekijja kubaganyula kusinza zi'sitaani mu Yeekaalu y’eggulu mu Beijing n’awalala wonna, kubanga byombi bya bulabe gy'emuri na'abalabe gy’emuri. Okukilaga, sitaani eza’amajinni zibalimba ne zissa mu nkola enjogera egamba nti “omukuumi w’ebisolo yafuuka muyizzi (atayiggila mu'mateeka)” so nga gonna balabe gy’emuli. Luno lukwe okuva ku'ggo mu Yeekaalu y’eggulu oba awalala okubajja ku kusinza Allaah, kubanga bombiliri balabe balabe bammwe. Bbo ma'sitaani agayagala okubakyuusa okudda eri Allaah n’okuba n’okukkiriza mu kubeerayo KWE. Era singa mwaali b'amazima, mubakoowoole bawuggule okukyunya kwa XXL COVID okuva ku mmwe. Tebasobola na'kusobola kukuyamba ggwe oba bbo bennyini. Emirundi emeka ggye'nnawabula abantu b’e China, abatali Bawalabu, n’Abawalabu okudduka okuva ku (busungu bwa) Allaah okudda eri YE (ekisa KYE) kubanga tewali buddukiro okuva ku'YE okujjako okuddukira gy’Ali okuyita mu kwegayirira n’essaala gye nawandiika mu 2020,mu kiwandiiko n'omutwe:
Corona Virusi n'ekiwandiiko ekisalawo ekitari kya'kutwaalibwa nga eky'okusannyissa...
https://nasser-alyamani.org/showthread.php?p=377924

Abange amawanga g’ensi, nze nja'kubabuulira engeri y’okumanya nti akabi ka COVID enteekateeka ennywevu eya Allaah etuuse. Ojja kujulira omujjuzo oguteewalika ogwa/ mu zi'liimbo, kubanga obwo bwe bukakafu obw’okutuuka kwa COVID, enteekateeka ya Allaah ennywevu

Abange abantu, oyo yenna ayagala okutegeera leka bafumiitirize ku lukalala lwe ezi'tangaaza eza Imaamu Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni alindiriddwa ku ka'nnyinkuuli ekatalabwa era akatayawulwa (mu'miteeko), aka'tondebwa Ebigambo by’Amaanyi ga Allaah; Ekigambo "Beera era ne kiba"
https://nasser-alyamani.org/showthread.php?t=43755

Ojja kugisanga waggulu ku lupapula olusooka ku mukutu gwa Imaamu Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni, era wano we nnatuukiriza obuvunaanyizibwa bwange

Emirundi emeka gye nnaddiŋŋana era ne mbajjukiza n’okubalabula ku katyabaga k’olutalo lwa Allaah olw'obwengula n'olwo olu'COVID! era emirundi emeka gye'nnalabula n’okufulumya ensala, n’amazima, eri ensi nti Oyo ali emabega w’akatyabaga k’olutalo lwa Allaah olw’omu bwengula n’embeera y’obudde y’omu ali emabega w’akatyabaga k’ensi yonna ak’olutalo lw’ensi yonna olwa Corona. Mazima ye Allaah Omulezzi wange era Omulezzi wammwe ,kale mukowoole YE nga tayina banne bali na'YE era mumanye n’okumanya okukakafu nti tewali butebenkevu wadde obuddukiro okuva ewa Allaah okujjako okuddukira gy’ali okuyita mu kwegayirira n’okumukoowoola n’okwewaayo okw’amazima. Kale mwekuume okuva ku obusungu bwa Allaah nga munoonya essanyu LYE n’obutamujeemera, era bwe muba mulina bakatonda abalala okujjako Allaah okubaganyula, mubakowoole bwe muba nga muli b'amazima. Mazima ojja kumanya nti amaanyi gonna n’ekitiibwa kya Allaah


Emirembe gibeere ku babaka n'amatendo gabe ga Allaah Omulezzi w'ensi zzonna


Omufuzi (eyalondebwa) owa Allah; Imaamu Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni
_____________

https://nasser-alyamani.org/showthread.php?p=406337

======== اقتباس =========